Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 340 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abasirikale ba Uganda Police bakyalidde ku muyizi eyakubwa amasasi

March 23, 2020 · Mubiru Ali

Abasirikale ku maddaala agawaggulu okuva mu Uganda Police Force nga bakulembeddwamu Chief Political Commissar, AIGP Asan Kasingye bakyalidde ku muyizi w’essomero Lowena Rachel Nkya eyakubwa rubber bullet nemugyamu amannyo wamu ne Maama we eyamanyeka omukono nga 11 – March – 2020 Ababsirikale ba Poliisi wamu nabakwasisa amateeka okuba mu kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA bwebaali bagobagana n’abatembeeyi mu kibuga Kampala. Bano balina okuddayo bawe IGP alipoota ku mbeera gyebalimu.