Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 340 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi ekutte abasomesa n’abayizi ku ssomero lya Kabojja Junior School

March 23, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force nga ekulemberwamu DPC wa Kira Road Micheal Kasigire balumbye essomero lya Kabojja Junior School nekwata Abasomesa abasangiddwa nga basomesa abaana ekizimuula ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyokumala enaku 32 nga amasomero gagaddewo.
Poliisi era ezinze essomero lya Daffodils Primary School naye nekwatayo abasomesa abasangiddwa nga basomesa abayizi.