Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 340 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Immigration officer eyakkirizza Bannansi ba Congo okuyingira Yuganda e Kagadi akwatiddwa Poliisi

March 24, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Kagadi ekutte ‘Immigration Scout’ agambibwa okukiriza Bannansi ba Congo 20 okuyingira Yuganda oluvannyuma lwa Pulezidenti Museveni okuyisa ekiragiro okuggalawo ensalo.Poliisi egamba nti omukungu ono nga akolera ku nsalo ya Yuganda ne Congo e Kagadi yakiriza Abakongo 20 okuyingira Yuganda nga bano bagira ku lyato eryenkasi nga batuukira ku mwalo gwe Kitebere ogusangibwa mu Ndaiga Sub County mu Disitulikiti y’e Kagadi ku lwomukaaga ekiro.Bano bakwatibwa abakuuma ddembe nga bakava ku lyato nebategeeza nga bwebaali bakiriziddwa omukungu ku nsalo. Bano batwalibwa mu ddwaliro lya Ndaiga health centre III okulondoolwa nga ye omukungu ow’emyaka 42 ebakiriza yakwatiddwa era akuumirwa ku Poliisi y’e Kagadi.