Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 373 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

UNBS ezaanyizzaawo ebintu bya buwumbi ebitatuukana na mutindo

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards – UNBS kivuddeyo nekisaanyawo ebintu…

Balaam agenda kuyamba Bad Black okusasulwa

Shanitah Namuyimbwa Chanitah Ptt aka Bad Black asisinkanye Barugahara Balaam Ateenyi n’amusuubuzi okukola ku nsonga ze eza Ssente…

Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza akakiiko akagenda okuteekateeka amatikkira ga Kabaka aga 27

Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza akakiiko akagenda okuteekateeka amatikkira ga Kabaka aga 27, kakulirwa Owek David Kyewalabye Male…

Abantu abalala 14 bazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19

Abantu abalala 14 bebazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID-19. 5 ku bano ba Ddereeva ba loole, 2- okuva e Busia,…

Obukadde 400 butono ku nze – Big Eye

Mayanja Ibrahim Kasolo aka Big Eye StarBoss avuddeyo;’Nkiddamu, obukadde 400 ssi ssente nnyingi ku nze singa mbadde nkyakola…

UNRA yakuzimba omwalo ku Nnyanja Bunyonyi

Abakungu okuva mu kitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA wamu n’abakulembeze…

Minisitule esiimye Abasawo n’abasirikale abajanjaba abalwadde ba COVID-19

Abasawo wamu n’abasirikale b’Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF abakola ku balwadde ba #COVID-19 mu Malwaliro…

Amasiro gakuteekebwako kkamera enkettabikolwa

Oluvannyuma lw’omuliro ogutaategeerekeka gyegwava okwokya ennyumba y’Abalongo mu Masiro e Kasubi gyebuvuddeko, Minisita w’Olukiiko, Kabineeti N’amawulire, Owek Kiyimba…

Ensimbi ezayongerwa mu mbalirira twazigenderera – Minisita Kasaija

Minisita Matia Kasaija avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter nategeeza nga bweyasobodde okutangaaza Palamenti ku Mbalirira gyeyasoma ey’omwaka…