Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 631 listening Simba FM Live

Ensimbi ezayongerwa mu mbalirira twazigenderera – Minisita Kasaija

June 19, 2020 · Mubiru Ali

Minisita Matia Kasaija avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter nategeeza nga bweyasobodde okutangaaza Palamenti ku Mbalirira gyeyasoma ey’omwaka gw’ebyensimbi 2020/2021 eyaleetawo oluvuvuumo olwali terwetaagisa. Agamba nti ensimbi ezayongerwamu baziteekamu oluvannyuma lw’okufuna ensimbi okuva mu World Bank ne International Monetary Fund – IMF nga zakuvugirira ebyenfuna by’Eggwanga.