Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 364 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Minisita Kibuule agaddewo ekirombe e Mukono

Omubeezi wa Minisita ow’Ebyamazzi era omubaka akiikirira Mukono North ( National Resistance Movement – NRM ) Ronald Kibuule…

Buchaman Poliisi emukutte

#Wolokoso; Eyeyita Ghetto President era omuwabuzi wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni Bugembe Mark aka Buchaman akwatiddwa Poliisi ku…

Abatuuze bassaaye olusuku lwa munaabwe

Abatuuze ku kyalo Nagululu mu Gombolola y’e Kakule mu Disitulikiti y’e Budaka bagudde ku lusuku lwa mutuuze munaabwe…

Munnyambe munsondere ku ssente maleyo ennyumba – Big Eye

Ibrahim Mayanja aka Bigeye Starboss avuddeyo nalajanira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni n’abawagizi be okumuduukirira bamutaase kuba atunze ebibye…

Okwegattira awamu gemaanyi – Bobi Wine

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine;”Agali awamu gegaluma ennyama, okukolera awamu y’engeri yokka egenda…

Omuwagizi wa Besigye omumanyi?

Rtd. Col. Dr. Kizza Beisgye; “Tosobola kubeera muwagizi wa Besigye nga osinga kufa nnyo kukuvuma abo abanyigiriziddwa ennyo…

Emikolo gy’okulayiza Ndayishimiye giyinda

Abantu ab’enjawulo batandise okweyiwa mu kisaawe kya Ingoma mu kibuga Gitega kubeerawo nga abajulizi nga Pulezidenti wa Burundi…

Meeya Lukwago alonze Nnyanjura ku bwa Deputy Mayor

Omuloodi wa Kampala Erias Lukwago alonze Doreen Nnyanjura LC5 Woman Councillor, akiikirira Makerere University ku lukiiko lwa Kampala…

Bannayuganda bonna balina okulonda kababeere bweru – Justice Mugambe

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Lydia Mugambe avuddeyo nalagira akakiiko k’Ebyokulonda okuteekawo entegeka eri Bannayuganda bonna abaweza…