Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 377 listening Simba FM Live

Minisita Kibuule agaddewo ekirombe e Mukono

June 19, 2020 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita ow’Ebyamazzi era omubaka akiikirira Mukono North ( National Resistance Movement – NRM ) Ronald Kibuule yavuddeyo naggalawo ekirombe ky’amayinja ekya Kkampuni ya CCC ekisanibwa mu Ggobolola y’e Kyampisi mu Disitulikiti y’e Mukono lwa kukuba bbaluti okwabya amayinja negonoona ebintu by’abantu okuli n’amayumba.
Bya:Yiga Dalton