Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 404 listening Simba FM Live

Bannayuganda bonna balina okulonda kababeere bweru – Justice Mugambe

June 18, 2020 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Lydia Mugambe avuddeyo nalagira akakiiko k’Ebyokulonda okuteekawo entegeka eri Bannayuganda bonna abaweza emyaka 18 nga bali bweru waggwanga wamu nabo abali mu makomera okusobola okwennyigira mu kulonda.