Meeya Lukwago alonze Nnyanjura ku bwa Deputy Mayor

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omuloodi wa Kampala Erias Lukwago alonze Doreen Nnyanjura LC5 Woman Councillor, akiikirira Makerere University ku lukiiko lwa Kampala Capital City Authority – KCCA ng’omuyuuka we. Ono azze mu kifo kya Sarah Kanyike eyasembeddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku kifo kya Director Gender. Lukwago agamba nti Kanyike amuwadde ebbaluwa erekulira enkya yaleero.

Share.

Leave A Reply