Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 404 listening Simba FM Live

Munnyambe munsondere ku ssente maleyo ennyumba – Big Eye

June 18, 2020 · Mubiru Ali

Ibrahim Mayanja aka Bigeye Starboss avuddeyo nalajanira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni n’abawagizi be okumuduukirira bamutaase kuba atunze ebibye byonna biweddewo okusobola okusasula ebbanja ly’ennyumba gyeyagula obukadde 400 nasasulako 60 kati bamubanja 340.