Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 398 listening Simba FM Live

Abatuuze bassaaye olusuku lwa munaabwe

June 18, 2020 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Nagululu mu Gombolola y’e Kakule mu Disitulikiti y’e Budaka bagudde ku lusuku lwa mutuuze munaabwe Magino Isiko Taitankoko nebalusaawa nga bagamba nti yandiba nga yawadde mutuuze munaabwe Mbulamaye Benard 51 obutwa bwebabadde mu bbaala.
Bya Waaki Moses