Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 583 listening Simba FM Live

Obukadde 400 butono ku nze – Big Eye

June 19, 2020 · Mubiru Ali

Mayanja Ibrahim Kasolo aka Big Eye StarBoss avuddeyo;’Nkiddamu, obukadde 400 ssi ssente nnyingi ku nze singa mbadde nkyakola omulimu ggwange. Abo bokka abali basasudde ebitundutundu bebasobola okukitegeera. (Kamu kamu gwemuganda).
Tozimba mutima olw’okuba owulidde obukadde 400 nezikutiisa notandika okwogera ebyekisiru. Abantu balina ebintu ebya ssente ezisinga nezo. Kuba nabwongo butono kyokka.”