Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 1,109 listening Simba FM Live

Ab’e Kabale bakedde kwekalakaasa lwa NRM kulangirira Rukutana

September 18, 2020 · Mubiru Ali
Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM e Rwentobo – Rwahi, bakedde kwekalakaasa nga baagala Ssentebe wa Kakiiko k’ebyokulonda mu NRM Dr. Tanga Odoi alekulire. Bano era baagala Kabasharira alangirirwe mu bwangu ddala.
Kino kizze oluvannyuma lw’okuddamu okubala obululu nebalangirira Minisita Mwesigwa Rukutana ng’omuwanguzi wa Kamyuufu.