Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 605 listening Simba FM Live

Amasiro gakuteekebwako kkamera enkettabikolwa

June 19, 2020 · Mubiru Ali

Oluvannyuma lw’omuliro ogutaategeerekeka gyegwava okwokya ennyumba y’Abalongo mu Masiro e Kasubi gyebuvuddeko, Minisita w’Olukiiko, Kabineeti N’amawulire, Owek Kiyimba Noah awaddeyo ekyuuma (DVR) okuyungibwa camera 8 ezikwata ebigenda mu maaso ku Masiro e Kasubi. Ekyuuma kino akikwasizza Minisita w’ebyobuwangwa, Ennono n’Obulambuzi Owek David Kyewalabye Male ku Bulange.