Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 605 listening Simba FM Live

Abantu abalala 14 bazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19

June 19, 2020 · Mubiru Ali

Abantu abalala 14 bebazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID-19. 5 ku bano ba Ddereeva ba loole, 2- okuva e Busia, 1 – Mirama Hills, 1 – Bunagana 1- Lia ate 9 bebasisinkanako ku bakakasibwa okubeera n’obulwadde buno n’abaloopebwa nga 5 ku bano bagiddwa mu Kampala, 3 okuva e Kyotera 1 okuva e Nebbi
Abakakasibwa n’obulwadde bwa #COVID19UG – 755
Abalwadde abali mu kujanjabwa kati – 263
Abakawona – 492.