Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 605 listening Simba FM Live

Minisitule esiimye Abasawo n’abasirikale abajanjaba abalwadde ba COVID-19

June 19, 2020 · Mubiru Ali

Abasawo wamu n’abasirikale b’Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF abakola ku balwadde ba #COVID-19 mu Malwaliro okuli; Entebe Grade B, Mulago National Specialised Hospital ne China-Uganda Friendship Hospital, Naguru baweereddwa ‘gas cylinder’ okuva mu Ministry of Health- Uganda okubasiima omulimu gwebakoze ogwettendo.