Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ogwa kitatta guddamu nga 17 dec
December 12, 2018 · Mubiru Ali
Kkooti y’amagye etaddewo olwa 17 omwezi guno gwennyini eyali omuyima wa
Boda boda 2010, Abdallah Kitatta wamu ne banne lwe banaabuulirwa oba
balina emisango gyebalina okwewozaako oba nedda.
Kino kiddiridde Puliida waabwe Shaban Sanya okujungulula obujulizi bw’oludda oluwaabi.