Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 364 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Arcade 47 zakugulwawo nga bwebalondoola

Minisita w’Ebyobusuubuzi Amelia Anne Kyambadde, Baminisita ba Kampala Betty Amongi ne Benny Namugwanya basisinkanye Bannanyini Arcade mu Kampala…

Omukolo gwamatikkira ga Kabaka gwakubeerako abantu 55 bokka.

Pulogulaamu y’Amatikkira ga Kabaka aga 27 efulumye. Omukolo gwakwetabwako abantu 55 bokka. Ssentebe w’Akakiiko akateesiteesi Owek David Kyewalabye…

Poliisi ekubye tear gas n’amasasi e Kamwokya

Uganda Police Force ewaliriziddwa okukozesa omukka ogubalagala wamu n’amasasi okugumbulula Bannakisinde kya People Power – Uganda eky’Omubaka wa…

Mukyala w’Omukulembeze wa China atonedde Yuganda Mask

Mukyala w’Omukulembeze w’Eggwanga era nga ye Minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataaha Museveni n’emizannyo akwasiddwa ebintu ebyeyambisibwa mu bujanjabi nga…

Meeya wa Ryakarimira akungaanyizza abantu okubagabira ssente

Meeya wa Ryakarimira Town Council mu Disitulikiti y’e Kabale Canon Erick Kazooba yalabiddwako nga asimbizza abatuuze enyiriri okubagabira…

Poliisi eyodde booda booda 200 nabazibaddeko

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police SP Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga bwebakoze ebikwekweto mu…

Minisita Berna Namugwanya amenye ebiragiro ku kulwanyisa ekirwadde kya COVID-19

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku Kampala era nga ye Mubaka Omukyala owabakyala owa Disitulikiti y’e Mubende Berna Namugwanya…

SCP Felix Ndyomugyenyi awumudde emirimu gya Poliisi

Senior Commissioner of Police Felix Ndyomugyenyi olunaku olwaleero awumudde emirimu gya Uganda Police Force mwabadde amaze emyaka 33…

Bad Black atenda omukwano

Shanitah Namuyimbwa aka Bad black (Chanitah Ptt); “Okwagala oluvubuka oluto kikuwonya obwavu kuba ojja kukola nnyo. Kikutaasa obulwadde…