Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 404 listening Simba FM Live

Minisita Berna Namugwanya amenye ebiragiro ku kulwanyisa ekirwadde kya COVID-19

July 13, 2020 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku Kampala era nga ye Mubaka Omukyala owabakyala owa Disitulikiti y’e Mubende Berna Namugwanya naye yamenye ebiragiro bya Minisitule y’Ebyobulamu ku kulwanyisa ekirwadde kya COVID-19 mu Yuganda omuli okwambala mask, obutakungaanya bantu bangi wamu ne Social Distance bweyatuuzizza olukiiko e Madudu, Naluwondwa mu Disitulikiti y’e Mubende.