Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 377 listening Simba FM Live

Arcade 47 zakugulwawo nga bwebalondoola

July 14, 2020 · Mubiru Ali
Minisita w’Ebyobusuubuzi Amelia Anne Kyambadde, Baminisita ba Kampala Betty Amongi ne Benny Namugwanya basisinkanye Bannanyini Arcade mu Kampala ku Offiisi ya Ssaabaminisita okusalawo ku kiki ekiddako mu kuggulawo arcade zino.
Minisita Amongi agamba nti bakusooka kuggulawo arcade 47 nga bwebalondoola n’oluvannyuma baggulewo endala 200 nga akakiiko akalondoola bwezikola kamaze okuwaayo alipoota.