Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 377 listening Simba FM Live

Bad Black atenda omukwano

July 13, 2020 · Mubiru Ali

Shanitah Namuyimbwa aka Bad black (Chanitah Ptt); “Okwagala oluvubuka oluto kikuwonya obwavu kuba ojja kukola nnyo.
Kikutaasa obulwadde bw’omutima, puleesa, okwenyika emmeeme, sukkaali, okwetaguza, okukyaawa n’ebiralal bingi 👌 tosobola kukuulako mukazi waya nga abeera musannyufu buli kadde naddala nga afuna akaboozi ak’ekikulu akanyuma. Mubeere bulungi ❤️❤️❤️