Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 377 listening Simba FM Live

Poliisi eyodde booda booda 200 nabazibaddeko

July 13, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police SP Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga bwebakoze ebikwekweto mu Kampala n’emiriraano mwebakwatidde aba booda booda ababadde bamenya ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyobutavuga basaabaze era nga Piki Piki 200 zezikwatiddwa.
Poliisi egamba nti leero babadde bakwata Piki piki, agivuga wamu n’omusaabaze.
Bano bakuvunaanibwa omusango gw’okunyomoola ebiragiro bya Pulezidenti ebyokulwanyisa ekirwadde kya COVID-19.