Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 404 listening Simba FM Live

Omukolo gwamatikkira ga Kabaka gwakubeerako abantu 55 bokka.

July 14, 2020 · Mubiru Ali

Pulogulaamu y’Amatikkira ga Kabaka aga 27 efulumye. Omukolo gwakwetabwako abantu 55 bokka.

Ssentebe w’Akakiiko akateesiteesi Owek David Kyewalabye Male akinogaanyizza nti emikolo gyakugoberera Obuwangwa, Ennono n’obulombolombo.

Amatikkira gaakubeerawo nga 31st July mu Lubiri e Mengo.