Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
SCP Felix Ndyomugyenyi awumudde emirimu gya Poliisi
July 13, 2020 · Mubiru Ali
Senior Commissioner of Police Felix Ndyomugyenyi olunaku olwaleero awumudde emirimu gya Uganda Police Force mwabadde amaze emyaka 33 nga aweereza.
Mu buweereza bwe SCP Ndyomugyenyi akoze mu kitongole kya Poliisi ekya Criminal Investigations Directorate okumala emyaka 13.