Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 510 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi ezudde emirambo 2 mu mwala gw’e Nakivubo

Uganda Police Force evuddeyo neteggeza nga bwezudde emirambo ebiri mu mwala gwa Nakivubo ku Clock Tower okuliraana essundiro…

Amataba gasazeeko Kampala neleero

Enkuba etonye ettuntu lyaleero erese amazzi ganjadde ku Clock Tower mu Kampala okuliraana Fire Brigade. Omusirikale wa Uganda…

Abalumbye ewa Opondo babbye obukadde 6

Omwogezi wa Gavementi Ofwono Opondo avuddeyo nategeeza nti abatamanyangamba balumbye amaka ge nebamenya ‘wardrobe’ ye mu maka ge…

Abawagizi ba Eng. Ian Kyeyune bagaaniddwa okulonda

Akamyuufu ka National Resistance Movement – NRM e Wakiso kazeemu omukoosi oluvannyuma lw’omu ku bavuganya ku kifo kya…

Lwaki abakulembeze mu NRM banyigiriza abalala abavuganya ab’enganda zaabwe – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Erinnya lyange teririna kuvaayo nga ab’enganda zange besimbyewo. Wabula ensonga eno njakugitwala mu lukiiko…

Ababbye obululu mu kamyuufu nabawadde enaku 3 – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ku kyokubba obululu, nawadde abo bonna abakikoze ekisonyiwo kyanaku ssatu okutandika n’olunaku lw’eggulo nga…

Ab’enganda zange beebo abagoberera ssemateeka wa NRM – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;”Ku nsonga y’aboluganda lwange okwenyigira mu byobufuzi. Mu Matayo essuula eye 12:46-50, Ysesu agamba nti;…

Abesimbawo mulina kukolera bantu si mmwe kweggya mu bwavu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;”Ensonga enkulu terina kubeera kwesogga Palamenti, erina kubeera kuweereza bantu baabwe. Ebyobufuzi kitegeeza kuweereza bantu,…

abebijambiya balumbye amaka ga Ofwono Opondo

Omwogezi wa Gavumenti avuddeyo nategeeza nga abatamanyangamba bwebalumbye amaka ge agasangibwa mu Disitulikiti y’e Mukono nabalangira omukyala ne…