Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 542 listening Simba FM Live

Abalumbye ewa Opondo babbye obukadde 6

September 11, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Gavementi Ofwono Opondo avuddeyo nategeeza nti abatamanyangamba balumbye amaka ge nebamenya ‘wardrobe’ ye mu maka ge e Mukono nebakuulita n’obukadde bwe 6.
Opondo agamba nti abakuumi be bagenda kuwumulamu omwezi oguyise, era alowooza nti luno lwandiba olukwe okuva mu b’oludda oluvuganya Gavumenti mu Plan B nga baagala okutiisatiisa abakozi ba Gavumenti ababawakanya mu mawulire.