Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 543 listening Simba FM Live

Lwaki abakulembeze mu NRM banyigiriza abalala abavuganya ab’enganda zaabwe – Pulezidenti Museveni

September 11, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Erinnya lyange teririna kuvaayo nga ab’enganda zange besimbyewo. Wabula ensonga eno njakugitwala mu lukiiko lwa CEC olwa National Resistance Movement – NRM naddala ku nsonga yabakulu mu kibiina okubeera emabega w’abenganda zaabwe nga balwanyisa Bannakibiina abalala bebavuganya.”
#NRMPrimaries