Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 543 listening Simba FM Live

Abesimbawo mulina kukolera bantu si mmwe kweggya mu bwavu – Pulezidenti Museveni

September 11, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;”Ensonga enkulu terina kubeera kwesogga Palamenti, erina kubeera kuweereza bantu baabwe.
Ebyobufuzi kitegeeza kuweereza bantu, kubayamba kuva mu bwavu wamu n’okugonjoola ebizibu byabwe. Tekirina kubeera nti ggwe eyesimbyewo ogenderera kweggya mu bwavu.”
#NRMPrimaries National Resistance Movement – NRM