Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 542 listening Simba FM Live

abebijambiya balumbye amaka ga Ofwono Opondo

September 10, 2020 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Gavumenti avuddeyo nategeeza nga abatamanyangamba bwebalumbye amaka ge agasangibwa mu Disitulikiti y’e Mukono nabalangira omukyala ne bawala be 3 okwesibira mu kisenge ekimu olwo nebatandika okwaza ennyumba yonna.
Ofwono Opondo agamba nti abalumbye ewuwe babadde baagala ye atabaddewo nga balese buli kimu bakyonoonye mu nnyumba.
Opondo agamba nti akubidde Uganda Police Force etuuse mu bwangu era embeera nedda mu nteeko.