Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 542 listening Simba FM Live

Ab’enganda zange beebo abagoberera ssemateeka wa NRM – Pulezidenti Museveni

September 11, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;”Ku nsonga y’aboluganda lwange okwenyigira mu byobufuzi. Mu Matayo essuula eye 12:46-50, Ysesu agamba nti; buli alikola Kitange ali mu Ggulu ky’ayagala, ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.
Nange okufaananako ne Yeesu, abenganda zange beebo n’oyo mmemba wa National Resistance Movement – NRM akola ekituufu nga agoberera ssemateeka w’ekibiina.”
#NRMPrimaries