Breaking
News: Aaa…..kisembedde! Nga bwokirinda ddamu kino News: Rtd. Col. Dr Kizza Besigye azirikidde mu Kkooti olwaleero. News: Rt. Col. Dr. Kiiza Besigye ateeredddwa mu motoka agafemulago naddusibwa .u Ddwaliro oluvannyuma lwokuzirikira mu kaguli.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 283 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abaagala okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo ku kkaadi ya PFF baguddewo akadinisa

Ekibiina ekiggya ki People’s Front for Freedom (PFF) kivuddeyo nekirangirira ensimbi ezinasasulwa abo bonna abaagala okwesimbawo ku tiketi…

Sipiika Among ayiseemu okukwatira NRM bendera e Bukedea nga tavuganyiziddwa

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among era omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Bukedea ayiseewo nga tafuganyiziddwa okukwatira National…

SSP Nickson Agasiirwe asimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Nakawa

Omusirikale wa Uganda Police Force Senior Superintendent of Police Nickson Agasiirwe atwaliddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Nakawa enkya…

Poliisi ekutte abasangiddwa n’ebintu byamasanyalaze ebirowoozebwa okubeera ebibbe

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga Abasirikale ba Poliisi okuva e Ssemuto Town Council…

Nalukoola aguddewo Eddwaliro lyeyasuubiza Bannakawempe

Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Elias Luyimbaazi Nalukoola atuukiriza ekisuubizo kyeyakola eri Bannakawempe North bweyali anoonya akalulu…

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kamuli afiiridde mu kabenje

Kitalo! Charles Mugude Maxwell Kuwembula Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kamuli ngono era abadde avuganya mu kamyuufu ka National…

Kadaga akyayagala ekifo kyabaddemu okuva 1989

Omumyuuka asooka owa Ssaabaminsita era Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kamuli Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga yaggyeeyo empapula…

Temunziikanga nga Ekereziya tebawadde kyapa kyange – Omugenzi Thereza

Waliwo Famire ekyatubidde n’omulambo gw’omuntu waabwe eyaleka ekiraamo ekikambwe ekyobutaziikibwa okutuusa nga Ekereziya Katolika ebawadde ekyapa kye kyeyagiteresa.…

Abayisiraamu e Butambala bakoze dduwa okusabira Katikkiro

Abayisiraamu e Butambala bakungaanidde ku ssomero lya Kibibi Muslim SSS nebasabira Katikkiro Charles Peter Mayiga olw’okuweza emyaka 12…