
Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kamuli afiiridde mu kabenje
13 — 06
Poliisi ekutte abasangiddwa n’ebintu byamasanyalaze ebirowoozebwa okubeera ebibbe
17 — 06Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Elias Luyimbaazi Nalukoola atuukiriza ekisuubizo kyeyakola eri Bannakawempe North bweyali anoonya akalulu eky’Eddwaliro. Olwaleero Omukulembeze wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ngawerekerwako Ssaabawandiisi David Lewis Rubongoya, LOP Joel Ssenyonyi ne Bannakibiina abalala baguddewo EKSEL Medical Services (EMS) esangibwa ku luguudo lwe Ttula okutandika okutuusa ku bantu obujanjabi.
#ffemmwemmweffe