Breaking
News: Abawagizi ba Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi beyiye mu bungi ku Kkooti e Butambala gyatwaliddwa okuggulwako emisango emiggya. News: Rtd. Col. Dr Kizza Besigye azirikidde mu Kkooti Enkulu olwaleero oluvannyuma lwokumuteekako empingu nga bamukakanya bwavudde mu mbeera. News: Emizira nenduulu okuva mu bawagizi ba Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi bwabadde atuusibwa ku Kkooti ye Butambala.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 314 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

NUP eyongezzaayo okukwata empapula

Ssentebe w’Akakiiko k’Ebyokulonda mu National Unity Platform Harriet Chemutai avuddeyo nategeeza nga bwebongezzaayo enaku zokukwatirako empapula z’okusaba kwabo…

Omusomesa wa Kabojja asibiddwa emyaka 4

Omusomesa wa Pulayimale eyagezaako okuvuga omuyizi ow’emyaka 11 olupanka nga bagenze okulambula aweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 4 n’ekitundu.…

Aba PFF batongozezza kkaadi z’ekibiina

Abakulembeze ba People’s Front for Freedom (PFF) olunaku olwaleero batongozza kkaadi z’ekibiina ku kitebe ky’ekibiina mu Kampala. Era…

Ab’e Kabweri basanyukidde nnyo eyesimbyeewo eyagidde mu nnyonyi

Abantu be Kabweri mu Disitulikiti y’e Kibuku babadde mu ssanyu eritagambika oluvannyuma Dr. Wakida Patrick abadde Munnakibiina kya…

Agambibwa okubeera omutujju atiddwa ku Kalerwe

Omwogezi w’Eggye lya UPDF Gen. Felix Kulayigye agamba nti abebyokwerinda batandise okunoonyereza kwateeberezebwa okubeera lumiramwoyo atiddwa abebyokwerinda ku…

Ekereziya epondoose ntuddiza ekyapa kya Nakibuuka – Musajjakaawa

Katikkiro w’Ekika kya Nnyonyi-Namungoona Richard Luswata Musajjakaawa, avuddeyo nategeeza nga Ekereziya kyaddaaki bwepondoose nabaddiza ekyapa ky’ettaka ekiriko okusika…

Gavumenti ekole enguudo okusobola okutumbula ebyobusuubuzi

Katikkiro Charles Peter Mayiga ayagala Gavumenti ekole enguudo kisobozese amakampuni n’abasuubuzi okutuusa eby’amaguzi ku bantu. Katikkiro agamba nti…

Okweyimirirwa kwa Noah Mutwe ne Charles Twine kuwanvuye

Okuwulira okusaba okwokweyimirirwa okwa Munnakibiina kya National Unity Platform Mitala Noah aka Noah Mutwe wamu n’omuserikale Uganda Police…

Gen. Moses Ali aweereddwa Kkaadi ya NRM

Gen. Moses Ali 86, akakasiddwa okukwatira ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo ky’Omubaka wa…