Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 269 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Sipiika agobye ekiteeso kya Gavumenti okusasulira abawala abafuna embuto nebava mu masomero

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among agaanye ekirowoozo ekibadde kireeteddwa Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Bugiri Agnes Taaka…

Kitalo! Fr. Mudduse afiiridde mu kabenje

Kitalo; Rev. Fr. Lawrence Mudduse afudde. Yafunye akabenje nga adda e Lwebisiriiza mu Kyankwanzi okuva e Kiyinda Mityana…

Harry Maguire akirizza okwetonda kwa MP w’e Ghana

Omubaka wa Palamenti ow’Eggwanga lya Ghanan Isaac Adongo eyavaayo nageraageranya Minisita ku muzibizi wa Manchester United Harry Maguire…

Okutuggyako ensako tekijja kutujja ku mulamwa – Hon. Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba asekeredde abalowooza nti Ababaka bakulembera basobola okupondooka nebakomawo…

Abavubuka e Kassanda bapangisizza Generator okukwata enseenene

Ekibinja ky’Abavubuka mu ttawuni y’e Kassanda balabiddwako nga batikkula Generator gyebagenda okukozesa okufuna amasanyalaze agokukozesa mu mitego gyabwe…

Ebyapa by’ettaka okuli ekitebe nennyumba ya Ambassador wa Uganda e S.Africa tebirabikako

Ababaka bawuunikiridde olunaku lw’eggulo omukungu okuva mu Uganda Land Commission bweyabategeezezza nga ebyapa by’ettaka okuli ekitebe kya Uganda…

Poliisi ezudde emotoka 10 ezibadde zabbibwa

SCP Namutebi Hadijaha avuddeyo nategeeza nga ttiimu yabasirikale ba Uganda Police Force okuva mu Flying Squad bwebakola ekikwekweto…

Sipiika mumuleke ayogere byayagala – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti, Owek. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nayanukula Sipiika wa Palamenti, Nnaanlongo Anita Annet…

Omulamuzi n’omuwaabi wa Gavumenti basindikiddwa ku alimanda lwa nguzi

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga…