Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 526 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Sipiika mumuleke ayogere byayagala – LOP Mpuuga

November 23, 2023 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti, Owek. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nayanukula Sipiika wa Palamenti, Nnaanlongo Anita Annet Among ku by’okubagaana okuddamu okukola omulimu gwa Palamenti gwonna n’agamba anti obuyinza bwe yandibadde abukozesa okubanja abantu abaawambibwa okusinga okubumalira ku Babaka.
Ono agumizza Babaka banne bwebaazira entuula za Palamenti nti tebaba na kutya kwonna ku nsonga eno kubanga baalondebwa bantu.