Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 292 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Kitalo! Fr. Mudduse afiiridde mu kabenje

November 27, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo;
Rev. Fr. Lawrence Mudduse afudde. Yafunye akabenje nga adda e Lwebisiriiza mu Kyankwanzi okuva e Kiyinda Mityana gyeyabadde agenze okwetaba mu kitambiro ky’emmisa ey’okujaguza olunaku lw’e Ssaza lya Kiyinda Mityana.
Abadde ayagala nnyo ebyobuwangwa, n’ennono era abadde musomesa wa njawulo mu musomo gwa ba Jjaja Abataka ogutegekebwa buli mwaka. Gutusinze nnyo ayi Beene twakuumye bubi.