Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 408 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omulamuzi n’omuwaabi wa Gavumenti basindikiddwa ku alimanda lwa nguzi

November 23, 2023 · Mubiru Ali

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera wamu ne Uganda Police Force olunaku lw’eggulo kaakutte Omulamuzi omukulu owa Kkooti esookerwako owa Disitulikiti ye Ssembabule Sylivia Nvanungi n’omuwaabi w’emisango gya Gavumenti Jackline Bako nekabatwala Kkooti mu misango gy’okulya enguzi. Bano baasindikiddwa ku alimanda ng’okunoonyereza ku misango gyabwe bwekugenda mu maaso