Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 516 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Okutuggyako ensako tekijja kutujja ku mulamwa – Hon. Mpuuga

November 23, 2023 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba asekeredde abalowooza nti Ababaka bakulembera basobola okupondooka nebakomawo mu Palamenti nga byebaasaba tebikoleddwa olw’okutya okuggyibwako ensako nagamba nti akirowooza ali ku bibye kubanga Ababaka tebasobola kuwewuka kutuuka awo kubanga omuwi w’omusolo abasasula bulungi ekimala.
Owek. Mpuuga agamba nti wadde ng’ensako ya Babaka ya makulu gyebali ate nga eri mu mateeka Ababaka basobola okutambuza obulamu mu ngeri nnyigi nebweba tebaweereddwa nsako era nti asuubira okubatega akalippo ako abiveeko buvi.