Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 298 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Sipiika agobye ekiteeso kya Gavumenti okusasulira abawala abafuna embuto nebava mu masomero

November 27, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among agaanye ekirowoozo ekibadde kireeteddwa Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Bugiri Agnes Taaka ngayagala Gavumenti eteekewo ensawo eyenjawulo evaamu ensimbi eziweerera abaana abawala ababa bavudde mu masomero oluvannyuma lwokufuna embuto basobole okuddamu okusoma.
Sipiika agamba nti Gavumenti terina ssente ezo, nti wabula yabateerawo enkola y’okusoma ebyemikono gyebasobola okugenda nebabaako byebayiga.