Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 413 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Abaana 16 Dr. Besigye baasasulira ebisale by’essomero bagobeddwa

Akulira essomero lya Citizen Primary School erisangibwa e Makindye Haruna Mugabo agobye abayizi 16 abaava ku nguudo za…

FDC etegeka kwekalakaasa okulemesa Museveni okulayira

Ekibiina kya FDC kitegeka kwekalakaasa okulemesa Museveni okulayira nga 12/05/ 2016 okuggyako nga Gavumenti ekkirizza ekitongole ekyetengeredde okuddamu…

Dr. Stella Nyanzi eyeeyambula awummuziddwa – Makerere

Omusomese ku Ssettendekero wa Makerere mu Makerere Istitute for Social Research eyeeyambula gyebuvuddeko olwokuggyibwako ofiissi awummuziddwa mangu ddala…

Ow’emyaka 2 afiiridde mu kidiba – Mityana

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Bamunaakika ekisangibwa mu Municipali ye Mityana omwana wa myaka ebiri bw’agudde mu kidiba…

Omujaasi wa UPDF atirimbudde 7 e Kanungu

Omuserikale wa UPDF ku kyalo Mbulamayizi mu Disitulikiti ye Kanungu akubye abantu musanvu amasasi n’abattirawo nga ababiri ku…

Omusajja asse munne lwa nnusu 1000 e Ntebe.

Omusajja e Ntebe asse mukwano gwe lwa nnusu 1000 lumu.  Abasajja bano bombi babadde bakola ku kyalo Bunono…

Kibooko enyoose nga Police egumbulula abatuuze abataamye olwa kasasiro – Mubende

Kino kiddiridde abatuuze ku kyalo kya Kisekende okuyoola kasasiro ne bamuyiwa mu luguudo oluva e Mubende okudda e…

Okuvuganya ku bwa Sipiika wa Palamenti kunyinyitidde.

Olutalo lwokulwanirira obukubiriza bwa Palamenti ya Yuganda ey’omulundi gwe 10 wakati Kadaga the Oulanya  lwongedde okunyinyitira, Oulanya alonze…

Besigye ayolekera bitongole bya nsi yonna okulwanirira eddembe.

Rtd Col Dr Kizza Besigye agamba nti obuufu waakubwolekeza ebitongole byensi yonna  ebirwanirizi byeddembe okutangira Gavumenti okulinnyirira eddembe…