Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 383 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Okuvuganya ku bwa Sipiika wa Palamenti kunyinyitidde.

April 21, 2016 · Mubiru Ali

Olutalo lwokulwanirira obukubiriza bwa Palamenti ya Yuganda ey’omulundi gwe 10 wakati Kadaga the Oulanya  lwongedde okunyinyitira, Oulanya alonze ttiimu ya babaka 23 kuwenja kalulu. 

Akakiiko akagenda okuwenja akalulu kakulirwa Ssentebe wa ababaka abava mu Buganda Godfrey Kiwanda.

Olukiiko lwalangiriddwa Ssente Kiwanda ku Serena Hotel mu Kampala nga lufumbekeddemu ba NRM okuva mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo nga luri ku kaweefube wakulaba nti Oulanya alindiggula eri Mukama we Kadaga.

Ttiimu ebimu Margret Kiriisa Mbeiza, Juliet Kinyamatama, Kaliisa Kyomukama, Mulindwa Isaac Ssozi, Ibrahim Abiriga, Micheal Tusiime n’ababaka abalala.