Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live

Omusajja asse munne lwa nnusu 1000 e Ntebe.

April 21, 2016 · Mubiru Ali

Omusajja e Ntebe asse mukwano gwe lwa nnusu 1000 lumu.ย 

Abasajja bano bombi babadde bakola ku kyalo Bunono ekisangibwa mu Ggombolola ye Katabi bafunye obutakkaanya oluvannyuma lw’omu okubanja munne ssilingisi lukumi zeyamuwola oli n’ayingira mu nnyumba n’aggyayo ejjambiya n’amusanjaga.

Omusasi waffe Oketch Henry abaddewo era yaalitusakidde.