Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 301 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

4 bateeberezebwa okufiira mu kabenje – Matugga

Abantu bana bateeberezebwa okuba nga bafiiridde mu kabenje akagudde e Matugga ku Mabanda ku luguudo olugenda e Luwero.…

Police yaakuzimbira abaserikale ebisulo ebiri ku mulembe – Kayihura

Police ya Yuganda egamba nti  yaakutandika kaweefube w’okuzimbira abaserekale ebisulo ebiri ku mulembe okwetoloola eggwanga lyonna .  …

Police etandise okunoonyereza ku kabenje akaagudde e Buwama

Police etandise okunonyeereza ku kyavuddeko  akabenje ddekabusa akaagudde e Kampiringisa – Buwama  ku luguudo lw’e Masaka akawungeezi akayise…

Omukazi yeetuze lwa 5000 e Jinja

Abantu abasinga bayinza okulaba nga 5000 ssente entono , naye zino zeeyimbisizzaamu omukazi ogw’akabugu e Jinja lwakulemererwa kuziweza…

Ettemu lisattiza abakulembeze – Mubende

Ettemu erisukiridde erikolebwa ku batuuze e Mubende lisattiza ssentebe w’eggobolola y’ekigando nga n’abatuuze libatadde ku bunkenke . Kino…

Ba Kaawonawo b’amasasi e Jinja balulojja

Ba kaawonawo b’amasasi omujaasi wa UPDF owo mu nkambi ya Gadhafi Pt. Stephen Micheal Ajuna beyakubyemu amasasi n’ekigendererwa…

Kadaga yeeyamye okuyamba amatendekero g’ebyemikono

Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga yeeyamye okuyambako okusaba Gavumenti eweeyo emmotoka eziwedde ku mpagala eri amatendekero g’ebyemikono abayizi…

Abaakubidwa amasasi e Jinja bataawa

Abasawo mu ddwaliro e Jinja bagamba nti abantu abakubiddwa amasasi omujaasi wa UPDF okuva mu nkambi y’amagye eya…

Abavubi basattira lwa kubakolamu kikwekweto – Mityana

Abakulira eby’obuvubi mu disitulukite ye Mityana bakoze ekikwekweto nebabowa obutimba obumenya amateeka g’ebyobuvubi ku myalo egiwerako ku nnyanja…