Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 137 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Ba Kaawonawo b’amasasi e Jinja balulojja

June 30, 2016 · Mubiru Ali

Ba kaawonawo b’amasasi omujaasi wa UPDF owo mu nkambi ya Gadhafi Pt. Stephen Micheal Ajuna beyakubyemu amasasi n’ekigendererwa eky’okubatta kyokka ne basimattuka , balulojja .

Ku bana , abasatu basobodde okwogerako n’omusasi waffe Solomon Baleke e Jinja, ku bitanda gyebali nebattottola nga bwebyabadde ย .

Wabula ab’enganda z’abantu bano babajje mu ddwaliro ekkulu e Jinja ne babatwala mu bulwaliro obwa obwannannyini lwa basawo ba Gavumenti kukola egyabwe mu ngeri ya gadibe ngalye nga embwa etunda omuzigo .

Ab’amawulire abagenzeeko mu ddwaliro lino okwogerako n’abakulu ku ky’okwemulugunya kw’abalwadde bano nabo tebafunyeeyo kiramu .