Ateeberezebwa okutta mukyalawe agombeddwamu obwala
Police mu Kampala egamba nti egombyemu obwala omusajja ateeberezebwa okutta mukyalawe. Lubega Edward okukwatibwa kiddiridde Namata Flavia abadde…
Police mu Kampala egamba nti egombyemu obwala omusajja ateeberezebwa okutta mukyalawe. Lubega Edward okukwatibwa kiddiridde Namata Flavia abadde…
Omuvubuka wa myaka 22 e Buyikwe yeggye mu budde era kati ze mbuyaga ezikaza engoye lwa kubulwa mulimu. …
Abatuuze mu kabuga k’e Idudi mu Ssaza ly’e Bugweri ekiri mu Disitulikiti ye Iganga baguddemu enkyukwe omwana wa…
Police e Mityana eri ku muyiggo gwa bantu abatannategeerekeka abaatirimbudde omusajja wa myaka 60 ekiro ekiyise ku kyalo…
Abatuuze mu ggombolola ye Kayonza mu Disitulikiti ye Kayunga Kayunga baguddemu ekyekango omukyala ow’olubuto bw’afiiridde mu kabenje. Omusasi…
Tibatona Richard myaka 30 akubiddwa era n’atemwatemwa abatuuze okukakkana nga agenze ekalannamo lwa kumuteebereza kuba musawo wa kinnansi…
Omusumba (Pasita) ategeerekeseeko erya Peter myaka 45 agudde mu kinnya kya Kaabuyonjo n’amenyeka omugongo nga adduka bwebamukutte lubona…
Omusajja e Kayunga atemyetemye omwana wa muto we lwa kumuteebereza kubba mitwalo gye etaano . Kigambibwa nti omusajja…