Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 141 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Omusumba bamukutte lubona ne muka omusajja – Buyende

June 27, 2016 · Mubiru Ali

Omusumba (Pasita) ategeerekeseeko erya Peter myaka 45 agudde mu kinnya kya Kaabuyonjo n’amenyeka omugongo nga adduka bwebamukutte lubona ne muka omusajja mulirwanaawe .

Kigambibwa nti bano babadde beerimbise mu kusaba ku ssaawa nga nnya ez’ekiro wabula nebabagwako lubona nga abagenze okusaba banyumya ka kyagera . Wano omusumba kwekuteekako kakokola tondeka nnyuma n’agwa mu kinnya kya kaabuyonjo gy’awuliddwa nga alaajana era bagenze okumuggyayo nga amenyese omugongo era kati atwaliddwa mu ddwaliro lye Mulago e Kamuli apookya na biwundu .

Bino bibadde mu Buyende .