Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ebbujje ligudde mu luzzi nerifiiramu – Iganga

June 28, 2016 · Mubiru Ali

Abatuuze mu kabuga k’e Idudi mu Ssaza ly’e Bugweri ekiri mu Disitulikiti ye Iganga baguddemu enkyukwe omwana wa mwaka gumu n’ekitundu agudde mu luzzi n’afiiramu.

Omulambo gw’omwana ono gulabiddwa omuntu abadde agenze ku luzzi okusena amazzi.

Omusasi waffe Willy Basoga Kadama abaddewo okwerabira ku bino