Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ateeberezebwa okutta mukyalawe agombeddwamu obwala

June 29, 2016 · Mubiru Ali

Police mu Kampala egamba nti egombyemu obwala omusajja ateeberezebwa okutta mukyalawe.

Lubega Edward okukwatibwa kiddiridde Namata Flavia abadde omukuumi w’abayizi b’ekisulo mu ssomero lya Light High School Sseguku okuttibwa omulambo gwe negusuulibwa e Masulita okukiraana Kakiri.

Nga ayogerako ne Bannamawulire ku kitebe kya Police mu Kampala, ayogerera Police mu Kampala Patrick Onyango, agamba nti oluvannyuma lw’okunoonyereza, Lubega yandiba nga yeeyasse mukyalawe.