Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ow’emyaka 60 atirimbuddwa e Mityana

June 28, 2016 · Mubiru Ali

Police e Mityana eri ku muyiggo gwa bantu abatannategeerekeka abaatirimbudde omusajja wa myaka 60 ekiro ekiyise ku kyalo Nabitete ekiri mu ggombolola ye Kikandwa.ย 

Omulambo gwa Ssewanonda Micheal enkya ya leero gusangiddwa nga guganngalamye mu kitaba ky’omusaayi mu makage.

Joseph Balikuddembe abaddeyo okutusakira eggulire lino e Mityana.