Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 112 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abatembeeyi batadde Kampala ku bunkenke

Police wamu n’abakwasisa amateeka mu kitongole kya KCCA bagezaako okusindiikiriza abatembeeyi abakyalemye okwakuka enguudo za Kampala. Omusasi wa…

Twagala kukyusa kifaananyi kya Police – Kayihura

Ssaabaduumizi wa Police mu ggwanga General Kale Kayihura agamba nti baagala okukyusa ekifaananyi kya Police wamu n’okunyweza enkola…

Ennyumba egwiridde abaana basatu, omu mufu – Buyende

Ekikangabwa kisaanikidde abatuuze ku kyalo ekimu ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Buyende , omwana  omuwala wa myaka etaano bw’afiiridde…

Abafumbo beetugidde mu nju ku muti gumu

Police mu disitulikiti y’e Butalejja etandise okunoonyereza ku ngeri abafumbo 2 gyebasangiddwa enkya ya leero nga nga zembuyaga…

South Africa yaakwabulira kkooti y’ensi yonna

South Africa etandise okubaga ku nteekateeka zaayo oz’okwabulira kkooti y’ensi yonna (ICC) nga bagamba nti egenderera kunyigiriza Bafirika.…

Maama akubye omwanawe n’amutta lwa bifi bya mbizzi

Maama akkakkanye ku mwana we ow’emyaka 8 n’amukuba emiggo egimuserengesezza ekalannamo nga amulanga kubba nnyama ya Mbizzi ebifi…

Emmotoka esaabadde owa Pikipiki n’akalirawo – Mityana

Omuntu omu afiiriddewo mbulaga era kati z’embuyaga ezikaza engoye oluvannyuma lw’emmotoka okumusaabalira ku pikipiki kw’abadde atambulira . Ekitalo…

Gavumenti efuumudde abatembeeyi mu Kampala .

Gavumenti eragidde abasuubuzi abatundira ku nguudo mu Kampala baamuke ekibuga mbagirawo era n’eragira abakwasisa amateeka mu KCCA bavumbagire…

Obwakabaka buyimirizza okukungaanya ettoffaali

Obwakabaka bwayimiriza okukunganya ettoffaali omwaka guno kisobozese Katikkiro Charles Peter Mayiga okukola emirimo emirala egyali gy’etuumye mu woofiisi ye.…